ffume clan

English French German Italian Portuguese Russian Spanish

Goal
Okulaba nga buli muvubuka eyedira efumbe asobola okweyimirizawo nokubeera owomugaso eri abantu abamuliranye , Buganda Kingdom ne uganda era nga asobola okufuna essential neccessities nga emere, amazi amalungi, education, edagala and shelter.

Objectives

  • Ffumbe Job Center.

To put up a Ekika kye Ffumbe Job center okulaba nga tuyamba bazzukulu baffe okubafunira emilimu mu bifo ebyenjawulo mu gwanga ne bweru we ggwanga.( Eneebera mu office ye bavubuka mu kika)

  • Sensitizing abazukulu okukolera mu groups basobole okwetandikirawo emilimu jemikono okusinga okwagala okunonya white collar jobs wamu nemigaso ejiri mu bwegasi oba okukolera awamu.
  • Okutegekera abavubuka seminars ezikwata ku kweyimirizawo mu byenfuna ne milimu emipya wamu nokubasisinkanya netechnologia omupya.
  • Okutegeka seminars abavubuka baffe ne basisinkana nabavubuka abalala okuva mu bitundu ebyenjawulo mu Buganda, uganda ne bweru wa uganda ne basobola okukubaganya ebilowoozo ku nsonga ezenjawulo.
  • Okwagazisa abavubuka no kubalaga ebilungi ebiri mu kwagala no kukuma obulombolombo ne Nnono ze kika kyabwe wamu nezo bwakabaka bwa Buganda.
  • Engeri jekikili nti abavubuka be bakulembeze benkya twagala okubayigiliza okwagala ekika kyabwe ,Buganda Kingdom and Uganda nga tubayigiliza ensonga nga Obulabe obuli mu kutema emiti oba okusanyawo ebibira wamu nemigaso egiri mu kusimba emiti .
  • Okuyitimusa ebitone byabavubuka ebyengeri ezenjawulo nga, okuyimba, okuzanya omupiira okubaka, volleyball, okudduka okukuba ebikonde , nebirala.

Need/Budget

  • Twetaga Audio and Video recording studio.
  • Twetaga ensimbi ezokutegeka seminars ne bilala.
  • Twetaga ensimbi ezokutandikawo small scale projects ie Okukola amanda agafumba emmere nga okozesa kasasiro tusobole okukendeza okutema emiti, okukola sabuni, okutunga engoye, okukola ekalamu, okukola ebitabo , ebyuma ebikuba blocks ezizimba enyumba etc.
  • Twetaga service vans ezinatusobozesa okutuka ku buli muvubuka yenna wali mu Uganda.

Ffumbe Clan Photo Gallery

Advertise with Ffumbe Clan