ffume clan

English French German Italian Portuguese Russian Spanish

Ekiseera ky'okwabya  olumbe nga kituuse abennyumba y'omugenzi batuula ne bateesa ku ntegeka y'okwabya olumbe nga bayambibwako Omukulu w'Olujja, okuyita mu kiraamo ky'omugenzi n'ebirala byonna ebyetaagisa.

Bwe wabaawo enkaayana yonna mu bamulekwa oba enfuuzi ku nsonga ezitali zimu ezikwata ku kiramo oba ku bintu ebirala eby'omugenzi ,

  • ng'Abennyumba tebasobola kuzigonjoola ,
  • enkaayana ezo zikolebwako nga ziyita mu mitendera
  • Ziso,okera mu lukiiko olw'Olunyiriri
  • Olw'Omutuba,
  • Olw'Essiga noluvannyuma olw'Akasolya ,
  • Okutusa enkaayana bwezimalibwawo.

Bwe zirema ziweerezebwa ewa Katikkiro e Mengo kubanga ye Kamalabyonna.

Ffumbe Clan Photo Gallery

Advertise with Ffumbe Clan