ffume clan

English French German Italian Portuguese Russian Spanish

Ono Embuga ye yajikuba Bulamba Bulemeezi, yali mutabaazi nyo.

Emituba egiri mu Ssiga lya Sempala;

  •  Omutuba Gwa Sekabira e Mubanda wamu ne Nyiriri zagwo.
  • Omutuba Gwa Ffumu e Bubajjwe wamu ne Nyiriri zagwo
  • Omutuba Gwa Mugwanya e Mawale mu Bulemeezi wamu ne Nyiriri zagwo.
  • Omutuba Gwa Katemwa e Mpwedde e Bbowa Bulemeezi wamu ne Nyiriri zagwo.
  • Omutuba Gwa Mukoka E Ssekasi mu Bulemeezi wamu ne Nyiriri zagwo.
  • Omutuba Gwa Wamala e Bugatanya Bulemeezi wamu ne Nyiriri zagwo.
  • Omutuba Gwa Mayambala e Ssenga mu Kyaddondo wamu ne Nyiriri zagwo.
  • Omutuba Gwa Wante e Kigozi Bulemeezi wamu ne Nyiriri zagwo.
  • Omutuba Gwa Mujumbula e Naama mu Ssingo wamu ne Nyiriri zagwo.
  • Omutuba Gwa Kiraalire e Bugaqqanya mu Bulemeezi wamu ne Nyiriri zagwo.
  • Omutuba Gwa Bbumba Lukiza e Kalyankoko wamu ne Nyiriri zagwo.
  • Omutuba Gwa Kiyimba Ssekasi e Ssembwa wamu ne Nyiriri zagwo.
  • Omutuba Gwa Ssekabira e Mugamba wamu ne Nyiriri zagwo.
  • Omutuba Gwa Ntege Bbumba Awakulennume mu Maggwa- bulemeezi wamu ne Nyiriri zagwo.
  • Omutuba Gwa Kabotongo e Kagembe mu bulemeezi wamu ne Nyiriri zagwo.
  • Omutuba Gwa Muwanga Batinda e kammanje mu Bulemeezi wamu ne Nyiriri zagwo.
  • Omutuba Gwa Ssenkima Bayizzi e Bugaqqanya mu Bulemeezi wamu ne Nyiriri zagwo.
  • Omutuba Gwa Mukodo e Nakukuba mu kyaggwe wamu ne Nyiriri zagwo.
  • Omutuba Gwa Senku wamu ne Nyiriri zagwo.
  • Omutuba Gwa Lwanga wamu ne Nyiriri zagwo.

Ffumbe Clan Photo Gallery

Advertise with Ffumbe Clan