ffume clan

English French German Italian Portuguese Russian Spanish
  • .
  • Ffumbe Clan
    Ffumbe Clan

    Our clan is among the five (5) original clans which  started up the Buganda Kingdom origin.

  • Environment Protection through Tree planting projects
    Environment Protection through Tree planting projects
  • Supporting Orphans, Elderly and Disabled
    Supporting Orphans, Elderly and Disabled
  • Bbaka Busiro
    Bbaka Busiro

    Bbaka Busiro, twenty three (23) kilometers along Kampala-Hoima road

Omutaka Walusimbi - Head of Ffumbe Clan

Sooma kubikwata ku Mutaka Walusimbi mukika kye Ffumbe.. More

Welcome to Ffumbe Clan

Ffumbe Clan is one the buganda clans which make up the Buganda Kingdom and it is also among the five (5) original clans which  started up the Buganda Kingdom origin.

Its origin home is situated in Bbaka Busiro, twenty three (23) kilometers along Kampala-Hoima road.
Ffumbe Clan administration and leadership is carried out at the Clan head offices along Kabakanjagala Road, near the Buganda Kingdom headquarters Bulange, Mengo Kyadondo County in Kampala District.

Ffumbe Clan Head is legend Walusimbi Ntege Buganda and its succession is hereditary. Walusimbi Ntege Buganda heads and administers the clan with assistance of his sons (Abamasiga), Ssabalangira Kasolo, Nnakku and the legend grandfather; Kakonge Nandekerwa. The whole Ffumbe Clan is estimated to over One million five hundred thousands (1,500,000) of clan members (Grand sons and daughters). Read more...

Buli lumbe nga terunnaba kwabizibwa lwanjulibwe n'okukakasibwa Olukiiko Lw'Akasolya nga luyisibwa mu mitendera gyegimu okuva ku Lukiiko lw'Olunyiriri , Olw'Omutuba no lw'Essiga nga lutambuzibwa omukulu w'Oluggya, era ng'alina ebiwandiiko ebiraga nga bwe lwayisibwa mu mitendera egyo wagulu.

Ebigendelerwa Byo kwabya Olumbe;
Okutambuza olumbe nga kuwedde bamulekwa bonna bakomawo ne bateekateeka okwabya olumbe. Bajajja baffe abaatusooka okubeerawo wano mu Buganda baakiraba nga kyansonga . Kituufu era nga kisaanira okukaabirako , okukungubagirako n'okuyamba mu ngeri zonna bannabwe ababa bafiiridwdwa.

Ate era baakiraba nga kisaanira okussawo ekkomo ku kungubaga okwo,era ekyo kye bayita okwabya olumbe.Noolwekyo okwabya olumbe kitegeeza okumala oba okukomya okukungubagira oyo aba afudde. Bwe kityo omukolo gw'okwabya  olumbe gulina ebigendererwa bino.

  1. Okumalawo era n'okukomya okukungubaga okwolwatu.
  2. Okutongoza omusika oyo aba azze mu bigere by'omugenzi asobole okutandika okutwala obuvunaanyizibwa n'okuddukanya emirimu egibadde egy'omugenzi.
  3. Omusika alina okumanyisibwa abo bonna baalinako obuvunaanyizibwa, noolwekyo mu mikolo gy'okwabya olumbe era mubeeramu okweyanjula n'okumanyagana.

OMUKOLO OGW'OKWABYA OLUMBE.

Mu wiiki y'okwabizaamu olumbe ensiisira zizimbibwa era abooluganda ababeera n'abaana abookwalula bateekateeka
embaga ey'okubaalula ng'ebulayo olunaku balyoke bayingirire omukolo gw'olumbe era gusulwamu eggulolimu
ng'enkeera kwabya lumbe.Omukulu w'Oluggya oba ow'olumbe atwala abasika n'abanjula embuga mu kitundu, n'okutegeeza ng'olumbe lw'omusajjawe bwe lugenda okwaba. Eggulo limu , abantu ababa bazze n'abooluganda bamanyagana ,beeyanjulagana nga n'enteekateeka z'omukolo bwe zigenda mu maaso ng'okufumba,okukuba eqqoma, okuyimba okunywa, n'abakulu okwogerako eri abaana n'abazzukulu, ekiro kyonna.

  1. Omukulu w'oluggya anaayitanga olukiiko lwa baamulekwa ekiro ekyo.
  2. Omubaka wa Walusimbi mu lumbe olwo,anaatuzanga olukiiko lwe mu lumbe  nga tebanassaako musika.

Upcoming Activities

No events

Latests News

Buganda Queen asks IPU delegates to hold their governments accountable

The Nnabagereka of Buganda, Lady Sylvia Nagginda, has asked parliamentarians att... Read more

Ffumbe Clan Members Respond to Luwalo Lwaffe Program, Visit Bulange

In response to Katikkiro Mayiga’s Luwalo Lwaffe program, which tasks Bagan... Read more

Ffumbe Clan Photo Gallery

Advertise with Ffumbe Clan